Ice Cream - Sheebah

Ice Cream - Sheebah

Альбом
Nkwatako
Год
2017
Язык
`세부아노어`
Длительность
188920

아래는 노래 가사입니다. Ice Cream , 아티스트 - Sheebah 번역 포함

노래 가사 " Ice Cream "

번역이 포함된 원본 텍스트

Ice Cream

Sheebah

Monster beat dem better, witty witty witty wit… Nash Wonder

Baby ntwala nune ku ice cream

Mpulira ndude kulya ku ice cream

Ntwala nune ku ice cream

Feel like… more ice cream

Oli musajja naba ki, atantwala ku ice cream?

Wakiri nvuga mu baati, gwe wonkyakaza oba ki?

Edda wantwala ku ice cream, kati tontwala lwaki?

Gwe wonkyakaza oba ki? Njagala ice cream

(Chorus) Baby ntwala nune ku ice cream

Mpulira ndude kulya ku ice cream

Ntwala nune ku ice cream

Feel like… more ice cream

Sheebah mumanyi nze kyendi kyendi, ice cream taba accident

Singa nkola mu Parliament nandimutade ku budget

Atalina njagala oxygen, nebwongulira Lamborghini (no no)

Nebwonzimbira flat (no no no) nga tolina ice cream, ice cream

(Chorus) Baby ntwala nune ku ice cream

Mpulira ndude kulya ku ice cream

Ntwala nune ku ice cream

Feel like… more ice cream

(Momomomore ice cream, ice cream… Monster!)

Watali nze nkaba n’amaziga mu kidongo nze sizina n’amazina

Ninga emundu etalina trigger, ekirungo nze njagala vanilla

Ono kyayi ku kawa nsosomola nga kalibawa, ne marijuana, hot like fire

(Chorus) Baby ntwala nune ku ice cream

Mpulira ndude kulya ku ice cream

Ntwala nune ku ice cream

Feel like… more ice cream

(Verse 2) Sheebah mumanyi nze kyendi kyendi, ice cream taba accident

Singa nkola mu Parliament nandimutade ku budget

Atalina njagala oxygen, nebwongulira Lamborghini (no no)

Nebwonzimbira flat (no no no) nga tolina ice cream, ice cream

(Chorus) Baby ntwala nune ku ice cream

Mpulira ndude kulya ku ice cream

Ntwala nune ku ice cream

Feel like… more ice cream

200만 개 이상의 가사

다양한 언어로 된 노래

번역

모든 언어로 고품질 번역

빠른 검색

몇 초 만에 원하는 텍스트를 찾으세요